BAMUZIBE BASABYE GAVUMENTI OBUTABERABIRA

Ekibiina ekitaba ba muzibe mu ggwanga ki Uganda National Association of the blind [UNAB]kirajanidde gavumenti na bonna abesimbye ku bifo by’obukulembeze okuteeka ebigendererwa bya bamuzibe ku mwanjo. Basabye buli lwe bakola enteekateeka y’embalirira y’eggwanga bamuzibe balowoozebwe nga ko kuba nabo bana Uganda. Okwogera bino babadde ku Romu Gardens e Kira mu district ye Wakiso .

 

Share:

Leave a Comment